20.6 C
Kampala
Sunday, October 17, 2021

Minisita Kyewalabye Male atwala Ebyobuwangwa, Embiri n’Ennono ayogedde lwaki bataddewo akakiiko ku biraamo by’Abataka...

Owek. Kyewalabye Male lwe yakyalira embuga ya Namuyonjo e Bugerere Bya Meddie Kityo NGA 22/02/2019, Ssaabasajja...

AB’EKITONGOLE KYA BLB BYE BASOMESEZZA ABAAMI B’AMASAZA KU BY’OKUKUUMA ETTAKA LY’OBWAKABAKA

Owek. Mariam Mayanja Nkalubo, minisita w'Ettaka e Mengo ng'ali n'abakungu ba BLB ssaako ab'Amasaza oluvannyuma lw'olusirika olwabadde ku Forest Park e Buloba...

NAKAWUKI AWONYE OKUMUGAJAMBULIRA E MAWOKOTA LWA BBA ALINTUMA NSAMBU KUVUMA KABAKA

Bya Musasi waffeMAWOKOTA SOUTH OMUBAKA Susan Nakawuki akiika mu Palamenti y'Obugwanjuba bwa Afrika atuuyanidde ku kyalo Bunjako mu Mawokota...

BAWEZE 9: OMUSAWO MUNNAYUGANDA PROSSY KABUNGA EKIRWADDE KYA KOLONA NAYE KIMUTTIDDE MU AMERIKA

BOSTON, USA BANNAYUGANDA abali mu mawanga g'ebweru naddala mu ggwanga ly'Amerika batulaajanidde tubongere essaala oluvannyuma lw'ekirwadde kya Kolona okutugumbula...

OLUTALO KU ‘KOLONA’ E MITYANA: SSENTEBE LUZIGE ALANGIRIDDE EKIKWEKWETO VVOMWANGE KU BAAJEEMEDDE EBIRAGIRO BYA...

Bya Emma Mugejjera MUNNAMATEEKA Joseph Luzige ssentebe wa disitulikiti y'e Mityana, ewuwe agobyeyo eby'obufuzi mu lutalo lw'okulwanyisa ekirwadde kya...

ATANDIKIDDE MU GGIYA: Sipiika Kawalya agenda wa Bobi Wine ne Katikkiro Mayiga okunyumya olutabaalo

Bya Emma Mugejjera MUNNA People Power Haji Abubaker Kawalya, essaawa yonna wakubissaamu engatto ayolekere e Magere mu State House...

‘SSAABALABIRIZI’ KAZIMBA ATUUKA LEERO KU LUTIKKO E NAMIREMBE WAKUTAMBUZA BIGERE OKUVA E NAKULABYE

Bya Musasi waffe ABAKULISITAAYO n'abantu ba Katonda bonna bakedde kwekuluumulula okuva mu bitundu okuli Obulabirizi bw'e Mityana nobw'e Mukono...

EKIRI E MASAKA: Enkambi ya Mpuuga eguddemu nnabe abawagizi be 100 beegasse ku Mbidde

Bya Sumaiya Nakagiri OLUNAKU lw'eggulo, Hon. Fred Mukasa Mbidde, ssentebe wa DP owa disitulikiti y'e Masaka era nga ye...

OBUNKENKE: Uganda ne Rwanda ziyiye amagye ku nsalo e Katuna nga Museveni ne Kagame...

Bya Musasi waffe EKIRI ku bbooda ya Uganda ne Rwanda ky'amagye agaasuze gayiibwa ng'agamba geetegekera lutalo, gonna gabagalidde eby'okulwanyisa...

WEEBALE KUZIMBA MAPEERA: Obwakabaka n’Eklezia bakungubagidde owa Centenary Bank Dr. Kagugube

Bya Musasi waffe OMUGENZI Dr. Simon Muwanga Sseguya Kagugube, abadde Ssenkulu wa Centenary Bank eyafudde ku Lwomukaaga atenderezeddwa nnyo...

Follow us

0FansLike
0FollowersFollow
14,700SubscribersSubscribe

Latest news

error: Content is protected !!